2 Kings 2:16

16 aNe bamugamba nti, “Laba, ffe abaddu bo tulina abasajja abazira amakumi ataano. Bagende banoonye mukama wo, osanga Omwoyo wa Mukama amututte n’amuteeka ku bumu ku busozi oba mu kiwonvu.”

Erisa n’abaddamu nti, “Temutawaana, era temubatuma.”

Copyright information for LugEEEE